translation
dict
{ "translation": { "en": "President Museveni has given out Sixty five cars to Resident District Commissioners.", "lg": "Pulezidenti Museveni awaddeyo emmotoka nkaaga mu ttaano eri ababaka ba Pulezidenti mu disitulikiti." } }
{ "translation": { "en": "Shortage of power has discouraged business in the area.", "lg": "Ebbula ly'amasannyalaze liremesezza bizinensi mu kitundu." } }
{ "translation": { "en": "The government has purchased five ambulances.", "lg": "Gavumenti eguze ambyulensi ttaano." } }
{ "translation": { "en": "Who is the current minister of health in Uganda?", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "She lost her job during the lockdown.", "lg": "Yafiirwa omulimu gwe mu muggalo." } }
{ "translation": { "en": "The borehole is very far from here.", "lg": "Nnayikonto eri wala nnyo okuva wano." } }
{ "translation": { "en": "He was happy because his wife had given birth to their first child.", "lg": "Yali musanyufu olwa mukyala we okuzaala omuggulanda." } }
{ "translation": { "en": "The employee threatened to take the company to court for overworking him at no extra pay.", "lg": "Omukozi yatiisatiisa okutwala kkampuni mu mbuga z'amateeka olw'okumukozesa ennyo ng'ate tayongezebwa musaala." } }
{ "translation": { "en": "The clerk received the bill in a separate mailbox.", "lg": "Kkalaane ebbago ly'etteeka yalifunidde mu kasanduuko k'ebbaluwa ak'enjawulo." } }
{ "translation": { "en": "The main organizers of the event have not yet arrived.", "lg": "Abategesi abakulu ab'omukolo tebannaba kutuuka." } }
{ "translation": { "en": "I have been trying to reach you but failed.", "lg": "Mbadde ngezaako okukuwuliza naye ne nnemererwa." } }
{ "translation": { "en": "\"\"\"The tap dried up and our containers were empty.\"", "lg": "\"\"\"Ttaapu yakalira ate nga ne ppipa zaffe nkalu.\"" } }
{ "translation": { "en": "The district will construct new markets and trading centers.", "lg": "Disitulikiti ejja kuzimba butale n'obubuga obupya." } }
{ "translation": { "en": "Some disorders can be inherited.", "lg": "Obulemu obumu busobola okuba nga bwa nsikirano." } }
{ "translation": { "en": "Leaders have the potential to transform their subordinates' lives.", "lg": "Abakulembeze balina obusobozi okukyusa obulamu bw'abantu be bakulembera." } }
{ "translation": { "en": "The Uganda People's Defense Forces is represented in the legislature.", "lg": "Eggye lya Uganda likiikirirwa mu palamenti." } }
{ "translation": { "en": "The leaders have suggested a solution to reducing poverty.", "lg": "Abakulembeze bawadde amagezi ag'okukendeeza obwavu." } }
{ "translation": { "en": "When I reached home the door was closed.", "lg": "Bwe nnatuuka ewaka oluggi lwali luggale." } }
{ "translation": { "en": "The documents were handed in as requested.", "lg": "Empapula zaweeredwayo nga bwe kyasabiddwa." } }
{ "translation": { "en": "More teachers will improve school performances.", "lg": "Abasomesa abalala bajja kutumbula enkola z'essomero." } }
{ "translation": { "en": "He is tolerant of those who disagree with him.", "lg": "Agumiikiriza abatakkiriziganya naye." } }
{ "translation": { "en": "nan", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "What was her reaction when you told her the truth?", "lg": "Yakola ki ng'omubuulidde amazima?" } }
{ "translation": { "en": "They had important matters to discuss yesterday.", "lg": "Baabadde n'ensonga enkulu ez'okwogerako eggulo." } }
{ "translation": { "en": "The factory has enhanced agricultural productivity by providing farmers with fertilisers.", "lg": "Ekkolero lyongedde ku byobulimi nga liwa abalimi ebigimusa." } }
{ "translation": { "en": "The district chairman reshuffled the executive because of inefficiencies in service provision.", "lg": "Ssentebe wa disitulikiti yakoze enkyukakyuka mu bakulembeze olw'obutaweereza bulungi." } }
{ "translation": { "en": "How do you plan to succeed in your examinations?", "lg": "Oteeseteese otya okusobola okukola obulungi ebibuuzo byo?" } }
{ "translation": { "en": "It's the revival of the collapsed airline company.", "lg": "Ye kkampuni y'ennyonyi eyali yagwa eyazzibwawo." } }
{ "translation": { "en": "The passion fruit plant is spreading rapidly.", "lg": "Akatunda kalanda mu bwangu." } }
{ "translation": { "en": "People will also grow fruits within the area.", "lg": "Abantu era bajja kulima ebibala mu kitundu." } }
{ "translation": { "en": "The company sold most of its shares to the local companies.", "lg": "Kkampuni yaguza kkampuni za wano emigabo gyayo egisinga obungi." } }
{ "translation": { "en": "Not everything happens at the right time.", "lg": "Si buli kintu nti kituukawo mu kiseera ekituufu." } }
{ "translation": { "en": "Her mother refused her to go out of the hut.", "lg": "Nnyina yamugaana okufuluma ensiisira." } }
{ "translation": { "en": "The patient vomits everything we give him to eat.", "lg": "Omulwadde asesema buli kintu kye tumuwa okulya." } }
{ "translation": { "en": "He stretched out his hand for help.", "lg": "Yagolodde omukono gwe afune obuyambi." } }
{ "translation": { "en": "He wished his wife a good day before leaving for work.", "lg": "Yayagaliza mukyala we olunaku olulungi nga tannagenda ku mulimu." } }
{ "translation": { "en": "Most of those reports are kept for future reference.", "lg": "Alipoota ezo ezisinga zikuumibwa n'ekigendererwa ky'okuzijulizaako mu biseera eby'omu maaso." } }
{ "translation": { "en": "There was a snake under the tree.", "lg": "Wansi w'omuti waaliwo omusota." } }
{ "translation": { "en": "Exemptions on online betting are rarely issued in Singapore and they come with high minimum requirements.", "lg": "Abasiba ku mizannyo mu Singapore batera okusonyiyibwa era kiggya n'ebigobererwa bya waggulu nnyo." } }
{ "translation": { "en": "He drove off before anyone could see him.", "lg": "Yavuga n'agenda nga tewali y'amulabye." } }
{ "translation": { "en": "The monkey stole his banana while he peeled it.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "I am going to check on the chicken in the oven.", "lg": "Ngenda kukebera ku nkoko eri mu oveni." } }
{ "translation": { "en": "\"During the lockdown, the president addressed the nation.\"", "lg": "Pulezidenti yayogerako eri eggwanga mu kiseera ky'omuggalo." } }
{ "translation": { "en": "She seems to be very interested in music.", "lg": "Alabika okuba ng'ayagala nnyo eby'okuyimba." } }
{ "translation": { "en": "He joined the Mulago Hospital when he worked as a cleaner.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "I go to school to study and play.", "lg": "\"\"\"Ŋŋenda ku ssomero okuyiga n'okuzannya.\"\"\"" } }
{ "translation": { "en": "The installation of the cables will be completed in February two thousand twenty.", "lg": "Waya zijja kuba nga zimaze okuteekebwayo mu gwokubiri enkumi bbiri mu abairi." } }
{ "translation": { "en": "Many farmers lost their crops in the flood.", "lg": "Abalimi bangi baafiirwa ebirime byabwe mu mataba." } }
{ "translation": { "en": "People in the village cook food on firewood.", "lg": "Abantu mu byalo bafumbira emmere ku nku." } }
{ "translation": { "en": "He was buried at his ancestral home.", "lg": "Yaziikibwa mu maka gye bamuzaala." } }
{ "translation": { "en": "People should stay safe.", "lg": "Abantu basaanidde okwekuuma." } }
{ "translation": { "en": "Those security officials don't know the law.", "lg": "Abakuumaddembe abo tebamanyi tteeka." } }
{ "translation": { "en": "There are different traditional ways of preparing local meals.", "lg": "Waliwo engeri z'obuwangwa ez'enjawulo ez'okutegekamu emmere ennansi." } }
{ "translation": { "en": "Foreigners were asked to leave the country.", "lg": "Abagwira baasabibwa bave mu ggwanga." } }
{ "translation": { "en": "What is your management style?", "lg": "Oddukanya otya bizineesi yo?" } }
{ "translation": { "en": "He is likely to lose the election.", "lg": "Yandiwangulwa mu kalulu." } }
{ "translation": { "en": "They failed to work together.", "lg": "Baalemagana okukolera awamu." } }
{ "translation": { "en": "The fishermen use boats to pull the nest.", "lg": "Abavubi bakozesa amaato okusika obutimba." } }
{ "translation": { "en": "African heads of state endorsed the Addis declaration on immunization.", "lg": "Abakulembeze b'amawanga mu Afirika bakkaanya n'ekiwandiiko ekya Addis ekikwatagana ku kugema endwadde." } }
{ "translation": { "en": "Our mother patiently waited for the party to end to drive us home.", "lg": "Maama yagumiikiriza akabaga okuggwa asobole okutuvuga atuzze ewaka." } }
{ "translation": { "en": "The power went off as they were ironing their school uniforms.", "lg": "Amasannyalaze gaagenda mu kiseera nga bagolola yunifoomu zaabwe ez'essomero." } }
{ "translation": { "en": "\"Due to the pandemic, players played the game without spectators in the stadium.\"", "lg": "\"Olw'ekirwadde, abazannyi baazanyanga nga tewali balabi mu kisaawe.\"" } }
{ "translation": { "en": "\"\"\"People were cut by broken glass that was thrown carelessly.\"", "lg": "\"\"\"Eccupa eyakasukibwa n'obulaggajjavu yasala abantu.\"" } }
{ "translation": { "en": "He cities butterflies that emerged as a result of creating an enabling environment.", "lg": "Ebiwojjolo mu kibuga byajja olw'okutondawo embeera ebisobozesa." } }
{ "translation": { "en": "She is an independent woman.", "lg": "Omukazi oyo kyetwala." } }
{ "translation": { "en": "Partners were put on board for proper planning.", "lg": "Bannamikago bayingiziddwamu okusobola okuteekateeka obulungi." } }
{ "translation": { "en": "Religious leaders always read the Bible.", "lg": "Abakulembeze b'enzikiriza bulijjo basoma Bbayibuli." } }
{ "translation": { "en": "The priest gave an interesting homily.", "lg": "Omusumba yawadde ekyawandiikibwa ekinyuvu." } }
{ "translation": { "en": "The doctor cleaned his hands with soap and water before touching my wound.", "lg": "Omusawo yanaaba engalo ze ne ssabbuuni n'amazzi nga tebannakwata ku kiwundu kyange." } }
{ "translation": { "en": "He is the chief of nursing studies.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "We hope to win the singing competition tomorrow.", "lg": "Enkya tusuubira okuwangula empaka z'okuyimba." } }
{ "translation": { "en": "He is a Uganda professional football player who is currently playing for Vipers Football club.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "They established a Church in England.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Truck drivers are tested at the border before entering a country.", "lg": "Abavuzi ba zi loore bakeberebwa ku nsalo nga tebannayingira mu ggwanga." } }
{ "translation": { "en": "The young boy has a dream of becoming a pilot when he grows up.", "lg": "Omulenzi omuto alina ekirooto ky'okufuuka omuvuzi w'ennyonyi ng'akuze." } }
{ "translation": { "en": "Uganda has got several radio stations.", "lg": "Uganda erina emikutu gya laadiyo egy'enjawulo." } }
{ "translation": { "en": "He lied that he did not have any money.", "lg": "Yalimba nti teyalina ssente zonna." } }
{ "translation": { "en": "How much is the piece of land worth?", "lg": "\"Ekitundu ky'ettaka kigula ssente meka?" } }
{ "translation": { "en": "Cowhide is used to make drums.", "lg": "\"" } }
{ "translation": { "en": "Traditional weddings are common in many countries in Africa.", "lg": "Eddiba ly'ente balikolamu eŋŋoma." } }
{ "translation": { "en": "The majority of these victims are from one of the neighboring communities.", "lg": "\"\"\"Embaga ez'ekinnansi zikolebwa mu mawanga ga Afirika mangi.\"" } }
{ "translation": { "en": "Kojan conceptualized it after.", "lg": "Abasinga ku bano abakoseddwa bavu mu kimu ku bitundu eby'omuliraano." } }
{ "translation": { "en": "He is working hard to join the team.", "lg": "Kojan yakisalidde amagezi oluvannyuma." } }
{ "translation": { "en": "People like fabulous and distinguished things.", "lg": "Akola na maanyi okwegatta ku ttiimu." } }
{ "translation": { "en": "How much money do we have in our savings box?", "lg": "Abantu baagala ebintu ebirungi era nga bya njawulo ku birala." } }
{ "translation": { "en": "How much money was allocated to the tourism sector in this current budget?", "lg": "Mu bbookisi yaffe mwe tutereka ssente mulimu ssente mmeka?" } }
{ "translation": { "en": "There should be clarity and accountability in government expenditures.", "lg": "\"Mu mbalirira eno eyakayita, ekitongole ky'eby'obulambuzi kyaweebwa ssente mmeka?\"" } }
{ "translation": { "en": "Farmers in our village are cultivating their land.", "lg": "Wateekwa okubaawo okutangaalirwa n'embalirira mu nsaasaanya ya gavumenti." } }
{ "translation": { "en": "The impaired students said they had some challenges.", "lg": "Abalimi mu kyalo kyaffe bali mu kukabala ttaka lyabwe." } }
{ "translation": { "en": "The Ministry of Health is fighting against the spread of the coronavirus in Uganda.", "lg": "Abayizi abalina obulemu baagamba baalinayo ebisoomooza." } }
{ "translation": { "en": "She swallowed the food very fast.", "lg": "Minisitule y'Ebyobulamu erwanyisa okusasaana kw'akawuka ka corona mu Uganda." } }
{ "translation": { "en": "The suspect is being protected by top officials.", "lg": "Emmere yagimira mangu." } }
{ "translation": { "en": "Bats are sources of virus-related diseases.", "lg": "Ateeberezebwa akuumibwa abakuumaddembe ab'oku ntikko." } }
{ "translation": { "en": "He moves with a team of twenty people.", "lg": "Obuwundo buvaako endwadde ezireetebwa obuwuka." } }
{ "translation": { "en": "All cars are checked before one crosses the border.", "lg": "Atambula ne ttiimu ya bantu amakumi abiri." } }
{ "translation": { "en": "Many artists learn these elements and principles in art school.", "lg": "Emmotoka zonna zikeberebwa ng'omuntu tannasala nsalo." } }
{ "translation": { "en": "Coronavirus has caused terrible losses for many businesses.", "lg": "Abasiizi b'ebifaananyi bangi bayiga ensonga zino n'amateeka mu ssomero lya art." } }
{ "translation": { "en": "It is okay to apologise to those we have not done right.", "lg": "Kkolona aviiriddeko okufiirizibwa kwa maanyi nnyo eri bizinensi nnyingi." } }
{ "translation": { "en": "The government does not have money to rebuild the airport.", "lg": "Tekirina buzibu okwetondera abo be tutayisizza bulungi." } }
{ "translation": { "en": "He placed poison in his brother's food.", "lg": "Gavumenti terina ssente zizzaawo kisaawe kya nnyonyi." } }